Bukedde Home Buy a Car
Search:  
Advanced Search in the Archive
  Tuesday March 18, 2008.  Discussion Board | Archive | Advertising | About Us | Staff |  Contact Us  
 BUKEDDE | ORUMURI | RUPINY | ETOP | SUNDAY VISION | BUKEDDE KU SSANDE
OMUKO OGUSOOKA

AMAWULIRE

EKIROWOOZO

AGEGGWANGA

EBYEMIZANYO

KASALABBECA

EMBOOZI

EBBALUWA

SSENGA

EBYOBUSUUBUZI

BUGANDA

KAMPALA

AGAFA E MENGO

SSANYU

MASAKA

EBIDDUKA

NAMWATULIRA

EBY'OBULIMI

NAKAFERO

EMBOOZI

EBYABAKYALA

TUNUULIRA

DDWADDWADDWA

SANYUKA NE WIIKENDI

JJAJA W'ABAANA

KATAYIRA

EDDOBOOZI LYAMMWE

ONO YE KAMPALA

EBYOBULAMU

EMBAGA Z'ABASOMI

Mu bufunze

Alidde obwami
OMUDUUMIZI wa poliisi, Maj. Gen. Kale Kayihura alonze Judith Nabakooba okukola ng’omwogezi wa poliisi. Kino kiddiridde abadde omwogezi waayo, Gabriel Tibayungwa okuweebwa omulimu mu kibiina ky’amawanga amagatte ekya UN ng’akolera mu Central African Republic. Kayihura era alonze Julius Shalita okukola mu kifo kya Bob Ngobi abadde ow’okunoonyereza n’okuteekateeka naye eyagenze mu New York ekya Amerika gye yaweereddwa omulimu mu UN.

Bakaggadde
ABALIMI b’e Luweero basattira olw’abakulembeze okuggyawo akatale gye batunda ebirimu buli Mmande. Abakulembeze b’ekibuga Luweero bagamba nti abalimi tebaagala kuwa mpooza kyokka baleka bajamawaza ekibuga. Akulira kkampuni eyoola ebisaaniiko mu Luweero, Jan Michael Mock agamba nti akatale bakawoozaamu 360,000/- omwezi kyokka nga bakozesa 250,000/- okuyoola ebisaaniiko mu katale kano.

Dfcu egabye
ABA bbanka ya Dfcu bawadde abalwadde ba siriimu obukadde buna okugula eddagala n’ebikozesebwa ebirala. Ssente zino baaweereddwa aba Hope Clinic e Lukuli, Makindye era ceeke yakwasi-ddwa alikulira, Phillip Mitchel. Aba Dfcu baakubirizza abantu okwekebeza omusaayi.



Published on: Sunday, 16th March, 2008

Email this article to a friend.

© Copyright The New Vision, 2000-2008. All rights reserved.